Kirabo

Kirabo

"Mpaka sound this"
Kansabukulule lekka nkwe omukwaano guno oohh ooh
Ekilabo kyenateleka, gwe mukwaano guno ooh
Ekyaama kyange, lekka nkikwatulile
Kansabukulule lekka nkwe omukwaano guno
Ekilabo kyenateleka gwe mukwaano guno ooh oohh
Kansabukulule kankuwe omukwaano guno oohh
Ekyaama kyange lekka nkikwatulile

Emyaaka musanvu
Nga jibade miwanvu
Nga nonya no buvumu
Mbikugambe mulwaatu
Ebaluwa kasanvu zempadise no mwatu

Byanema okwogela kyenva mbiyimba
Namanyi ganzigwa nebwolaba nsinda
Neyogeza misana tuku ndoota
Nti lulibaolwo nonzalila no'musika
Kambiwandike mbikubile ku guitar
Kyensaba mukwaano,
Gwe sengeja, edobozi toli tya silyelisinga,
Gwe wulila ebyo byeno' bye liyimba

Kansabukulule lekka nkwe omukwaano guno oohh ooh
Ekilabo kyenateleka gwe mukwaano guno ooh oohh
Kansabukulule kankuwe omukwaano guno oohh ooh
Ekyaama kyange lekka nkikwatulile X2

Ekilabo kyikyo
Omukwaano gugwo
Baibe tofa kunsabika
Ebigambo silina binji
Ekilabo kyikyo
Omutima guugwo
Nkusaba tofa nsabika
Omukwaano Nina munji

Chorus

Músicas mais populares de Ykee Benda

Outros artistas de Dancehall