Omutto

Edrisah Kenzo Musuuza

Omutto Lyrics

Tuvuddewo Twakutte wa
Twatuuse dd’eno wala

Kenzo

Chorus

Leero toli ku mutto
Lwansonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyooke onyumirwe omutto

Verse 1

Tukulesse ffe tugenze
Omugagga agambye osumbuwa nyo
Wesesasesa nyo ng’otamidde
Ekyo kimunyiiza nyo
Wefuula funny ku bakyaala be
So nno wandifuuka mulabe we
So nakugamba dda blood
Nti ebintu byokola bifu oluusi
Kati tonaaba bile bileke
Outing leero ekusube
Twagenze dda dda dda
Oluseke lukususse
Omuloodi taba muntu
Ebimunyiiza temuba kantu
Nze sinyiiza muloodi wange
Kuba yalina boochi wange

Chorus
Leero toli ku mutto
Lwansonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyooke onyumirwe omutto

Leero toli ku mutto
Lwansonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyooke onyumirwe omutto

Verse 2
Kili kitya kili kitya heeee
Abeeno kili kitya heeee
Kili kitya mugamba mutya heeee
Kyembuuza muli mutya heeee
Njagala musanyuke tube bulungi
Wacha fujjo wacha maneeno
Wewe nyamanza
Kuja hapa kwanza
Bonga nga popi oba ka mangereza
Saagala kudda ville
Navaayo nsiibudde
Olya mugagga agenda
Ate ekilala olemela shisha pot

Chorus
Leero toli ku mutto
Lwansonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyooke onyumirwe omutto

Leero toli ku mutto
Lwansonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyooke onyumirwe omutto

Verse 3
Omugagga agambye tojja
Kubanga okola ebitajja
Tolye
Toonywe
Paka enkya lwetunajja
Ate olina entondo ezekisenzi
Tolinaamu oyomba ebyekileera
Ffe tuli eno kikutte
Omugagga asunda kiwedde
Muli ku ttaano ku kido
Akasuka binyaanya ekitono muda
Gwe omugagga oyagala nyo okumutegeelera
Ate nga okola ebyabatategeera

Chorus
Leero toli ku mutto
Lwansonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyooke onyumirwe omutto

Leero toli ku mutto
Lwansonga ya fujjo
Manya ekikuteesa ku mutto
Olyooke onyumirwe omutto

Curiosidades sobre a música Omutto de Eddy Kenzo

De quem é a composição da música “Omutto” de Eddy Kenzo?
A música “Omutto” de Eddy Kenzo foi composta por Edrisah Kenzo Musuuza.

Músicas mais populares de Eddy Kenzo

Outros artistas de Pop